All Uganda news

Bukedde TV

AD
Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 35 min ago

Leka naawe kuzanyisa otyo twenge...

35 min ago

OMUKADDE abase omukono gw’omukazi n’amuggyako eccupa y’omwenge agutangira okutonnya wansi. Obutakkaanya baabufunidde mu kifo ekisanyukirwamu e Lukaya mu Kalungu nga kyategeerekese nti omukadde ye yaguze...

Abayimbi nabo beesunga kuyimbirako Rema

35 min ago

ABAYIMBI abatali bamu nabo baatabndise dda okukola amaloboozi nga beesunga okulaga abantu kye balinawo. Bano kye balinawo bagenda kukiraga nga bawerekeddeko muyimbi munnaabwe Rema Namakula agenda okukola...

Katikkiro atenderezza Ssaabasumba ku nsonga za Buganda

3 hours 37 min ago

KABAKA asabye Klezia eyongere amaanyi mu nteekateeka ezigenderera okutumbula enkulaakulana mu Buganda era Obwakabaka bwetegefu okugikwatizaako mu ngeri yonna esoboka okulaba ng’abantu babeera mu bulamu...

Abraham Luzzi awangudde omusango gwa zaabu e Dubai

3 hours 37 min ago

Bya Musasi wa Bukedde. Omugagga Abraham Luzzi agudde mu bintu, bw’awangudde omusango gwa zaabu e Dubai  kati ayagala kumuliyirira buwumbi. Luzzi amanyiddwa nga Mr. Economy owa African Business Council...

Aba DP bali mu kakuyege w’okutereza obukulembeze

3 hours 37 min ago

OLUTALO lw’okulwanira ebifo mu DP luleseewo ebbugumu mu kibiina abanene bwe bavuddeyo bavuganye nga bagamba nti bakooye okukolera ebyobufuzi ebweru w’ekibiina. Ebifo ebiriko okuvuganya okw’ebbugumu...

Amasomero 5 agatalina bisaanyizo gaggaddwa e Mukono

3 hours 37 min ago

Ekitongole ekirambula amasomero mu Munisipaali y’e Mukono kikoze ekikwekweto okufuuza amasomero agatalina bisaanyizo era gye kiggweeredde ng’amasomeroataano gaggaddwa. Olivia Bulya, akulira okulambula...

Tanga Odoi aweereddwa nsalessale

3 hours 37 min ago

SSENTEBE w’akakiiko ka NRM ak’ebyokulonda Dr. Tanga Odoi agudde ku kyokya olw’okujerega Ssaabawandiisi w’ekibiina Justine Kasule Lumumba, bassentebe ba NRM bwe bamuwadde ennaku bbiri zokka amwetondere...

Kirumira yeeyanjudde mu ofiisiekwasisa empisa

3 hours 37 min ago

MUHAMMED Kirumira bwe yabadde yeeyanjula eggulo yatandikidde mu kumenya akamu ku bukwakkulizo obwamussiddwaako. Kirumira yalagiddwa okweyanjula buli lunaku ku ssaawa 3:00 awatali kusuulamu wadde eddakiika...

Weasel akubidde Moze oluyimba

3 hours 37 min ago

OMUYIMBI wa Goodlyfe, Weasel (Douglas Mayanja) ayimbye oluyimba olusiibula munne, Moze Radio ne lukaabya abantu. Mu luyimba luno olutuumiddwa ‘Takyayitaba,’ Weasel agamba nti okubulawo kwa munne kumuluma...

Bataano bawangudde akalulu ka City Oil

Fri, 02/23/2018 - 21:25

Bannamukisa bataano bawangudde akalulu ka ENOC Dubai Desert Challenge nga be bamu ku bagenda mu ggwanga lya Dubai omwezi ogujja okuvugira mmotoka mu ddungu. Akalulu akakwatiddwa ku ssundiro kya City...

Ekiring alangiridde nga bw'atagenda kuddamu kuzannyira Uganda mu mpaka za Badminton zonna

Fri, 02/23/2018 - 21:25

Ekiring bino abyogeredde mu mpaka za Uganda International e Lugogo mw’awanguliddwa J.Person owa girimaani mu nzannya za ssekinnoomu. Anenyezza ekibiina ekifuga emizannyo mu ggwanga ekya NCS n’ebirala...

Museveni ayagala ekkolero ly'emmotoka liggulwewo mu mawanga ga East Africa

Fri, 02/23/2018 - 21:25

Museveni era awagidde eky’amawanga g’omukago gw’obuvanjuba bwa Africa okuli Uganda, Kenya, Rwanda, Tanzania, Burundi  ne South Sudan okussibwamu ekkolero ly’emmottoka kitangire okuleetamu emigangatika...

Erinnya Zanie Brown lya bbeeyi teryemoolerwako

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Owendiga (Zanie) bwe yalabye aba kiraabu ya Ambiance e Mityana nga bamulanga ku bipande nga bw’agenda okubeera mu kivvulu kyabwe ekyalina okubeerawo nga February 14, 2018 n’abassa akasiiso. Ayise mu...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU BINO

Fri, 02/23/2018 - 18:23

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE  DDA NG’ALIMU BINO   Kirumira atandikiddewo okusobya obukwakkulizo bwe baamutaddeko era yeeyanjudde mu ofiisi ekwasisa empisa.  Mulimu ebikwata ku kirombe ky’e Kawempe...

Tanga Odoi bimwonoonekedde! Aba NRM bamuwadde nsalessale okwetondera Lumumba

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Kasule Lumumba naye azizza omuliro n’amulabula amuggyeko olunderebu kuba by’akoledde ekibiina ebirabika bingi n’amuwa amagezi nti bw’aba tamumatira wa ddembe ensonga okuzitwala ewa ssentebe w’ekibiina...

Abaakoze obulungi mu bya S.6 bakyajaganya

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Abayizi ba Mirembe Islamic SS Gangu nga bajaganya olw'obuwanguzi bwe batuuseeko mu bibuuzo bya S.6. Okuva ku kkono (mu kifaananyi wansi); Abdu Rahim Mugenyi HAI 18, Mudathiru Keeya AIA 16 ne Sharuwa...

Kirumira yeeyanjudde ku kkooti ya Poliisi nga bwe yalagiddwa okukola buli lunaku

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Kirumira yatuuse e Bukoto ku ssaawa 4:20 ez’oku makya olunaku lw’eggulo,  wadde nga yabadde alina okutuukawo ku ssaawa 3. Yajidde mu mmotoka ekika kya Corona 100  ng’ali mu ngoye eza bulijjo. Bwe yatuuse...

Omuwendo gw'abawala abatudde S.6 gwongedde okukendeera

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Mu bubaka bwe yatisse minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenjigiriza ebya waggulu, John Chrizestom Muyingo yagambye nti omuwendo gw'abawala gukyali mutono bw'ogugeraageranya n’abalenzi. Obutafaanana...

Gen. Kayihura ayagala amateeka bagakyuse ku bujulizi

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Bwe yabadde aggulawo omusomo ogukwata ku kulwanyisa obutujju ogwabadde ku Empireal Resort Beach Hotel e Ntebe olwetabiddwaamu aba poliisi okuva mu mawanga g’Obuvanjuba bwa Afrika, Gen. Kayihura yagambye...

Omuzungu eyali ne munne n'afiira mu wooteeri adduse mu ggwanga

Fri, 02/23/2018 - 18:23

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Emilian Kayima, annyonnyodde nti, amawulire g’okufa kwa munne bwe gaamugwa mu matu, Suvi yasalawo n’adduka era ng’asuubirwa okuba nga yaddayo ewaabwe mu Finland. Ensonda...

Pages